CCK Luganda
Katonda By’atuwa Bimumanyise _ 1 Bassekabaka 10_1-29 [07-26-2026]
49:05
Buli kintu ekisikiriza bantu abalala okujja gy’oli kimanye nti Mukama akuwadde mukisa okukozesa ekintu ekyo okulaga abantu abo b’aleese mu ngeri eyo okumutegeera nti ye Katonda.
Kino kitegeeza nti ebyo byonna Mukama by’atuyinzisa okukola, oba nabyo, bikozesebwa mu kuzimba obwakabaka bwe nga tebirina kukoma ku bwakabaka abwaffe wadde ettutumo lyaffe waabula okukozesebwa okwagala kwe.